facebook   youtube 2

Mutima Omuyanja

Image

 CLAN

INFORMATION

 Clan (Ekika)

Mutima

 Totem (Akabiro)

  Mawoowoolo

 Clan Head (Omutaka)

  Nnamugera Kakeeto

 Clan Seat (Obutaka)

  Bbaale, Buddu

 Clan Envoy (Omubaka w'Omutaka mu) UK & Ireland

 Slogan (Omubala)

 Bwanika! obwa Nnamugera. Obwanika emmale n'enfi, enkejje n'emigonjo. Bwanika kwata enkanga tukke ennyanja, olukka ennyanja nga n'enkanga. Ekifa mu nnyanja omuvubi y'abika. Be ppo, bbe ppo ddogo, eririŋŋaana okuvuba. Alitya ennyanja aliggya butiko. Otta ento Kabaka n'atalya maluma. Ekifa mu nnyanja omuvubi y'abika. Gutujja! Omutima gutujja. Asirika Omutima guba Mulambo. Omutima bwe gukutujjira owoomukwano ogolokoka mu kawoozamasiga. Ekifa mu nnyanja omuvubi y'abika.

Mutima Omuyanja Heads

Mutima Omuyanja Names

Mutima Omuyanja History

Mutima Omuyanja Roles

Mutima Omuyanja Anthem